Monthly Archives: July 2024

SotM 2024: Oluyita lw’abalina posita.

Wasubwa omukisa ku luyita lw’ebiragibwa/ pulizenteson ez’awamu n’ezo ez’eby’enjigiriza? Teweeraliikirira! Okyasobola okulaga abantu pulojekiti yo oba maapu mu State of the Map 2024! Oluyita lwa zi posita eza SotM 2024 kati lugguddwawo!

Posita yo eyinza okulanga engeri ekitundu kyo j’ekimaapingiddwamu obulungi; eyinza okuba engeri ennungi empya oba eyinza okuba maapu. Essira eyinza okulissa ku pulojekiti y’omukitundu kyo oba ebibalo; Eyinza okuba poosita nga ennyonyola saako n’okuyita abantu okujja mu OpenStreetMap.Ekisinga okuba ekyamakulu nti tujaagala ebeere ng’ekwata ku OSM. Twaniriza ne posita z’ebyenjigiriza ezinoonyereza ku byekuusa ku data wa OpenStreetMap.

Ayagala eby’okulabirako, laba posita za SotM 2022 – 2022.stateofthemap.org/posters/

Ebyetaagibwa ng’owaayo positayo.

  • Posita erina kuba mu kipimo kya A0 (841x1189mm)
  • Posita erina okuba nga ekwata ku OpenStreetMap
  • Posita erina okuba nga nnambulukufu, ate nga erina ekintu ekipya kyeragawo (teri kukoppa)
  • Posita erina okuba nga yiyo byaddala (ng’omuntu ssekinnomu, tiimu, oba ekitongole)
  • Posita erina okuba nga layisinsi yaayo ya bwerere( CC-BY-SA 3.0 oba esembebwa oluvannyuma, oba CCO)
  • Okkirizibwa okuweereza posita ezitasukka bbiri buri muntu, tiimu oba ekitongole.

Weeyungamu otya

  •  
  • Teekayo posita yo ng’oyita ku https://files.osmfoundation.org/s/5gMewMw6FTFHF7A
  • Obunene bwa fayilo tebulina kussukka MBz 30- 40
  • Ekika kyayo: PDF
  • Please email sotm [at] openstreetmap.org with a description of your poster. For example, the background of the project or whatever you consider important to mention in the context of the poster – all that you would tell people if you show them your poster. We will publish this text together with the poster on the SotM website.
  • Please also mention the filename of the uploaded poster in your email, so that we can know which of the uploaded posters is yours.

Timeline

  • Deadline: 25 August 2024

The SotM team hopes to shortlist up to 20 posters that will be published on our website and some other SotM channels under CC BY SA 3.0 (or later)

The State of the Map Working Group

Do you want to translate this and other blogposts in your language…? Please email communication@osmfoundation.org with subject: Helping with translations in [your language]

The State of the Map conference is the annual, international conference of OpenStreetMap, organised by the OpenStreetMap Foundation. The OpenStreetMap Foundation is a not-for-profit organisation, formed to support the OpenStreetMap Project. It is dedicated to encouraging the growth, development and distribution of free geospatial data for anyone to use and share. The OpenStreetMap Foundation owns and maintains the infrastructure of the OpenStreetMap project, is financially supported by membership fees and donations, and organises the annual, international State of the Map conference. Our volunteer Working Groups and small core staff work to support the OpenStreetMap project. Join the OpenStreetMap Foundation for just £15 a year or for free if you are an active OpenStreetMap contributor.

OpenStreetMap was founded in 2004 and is an international project to create a free map  of the world. To do so, we, thousands of volunteers, collect data about roads, railways, rivers, forests, buildings and a lot more worldwide. Our map data can be downloaded for free by everyone and used for any  purpose – including commercial usage. It is possible to produce your own  maps which highlight certain features, to calculate routes etc. OpenStreetMap is increasingly used when one needs maps which can be very  quickly, or easily, updated.